Omumyuka wa Sebwana asooka mu kwogera kwe ng'ali e Buddo, yeebazizza enkolagana ne gavumenti ey'awakati. Abasabye bakole entegeka nga basinziira ku ntegeka y'essaza, bakole emirimu gyaabwe n'obwerufu, bakunge abantu, baleme kuswaza Bwakabaka
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_
Omutaka Semanobe 26 (Kizito Paul)yeetabye ku mukolo gw'okutuuza Omwami w'omuluka Mut.V Buddo. Abagambye nti obukulembeze bunyuma nnyo ng'owadde akusingako ekitiibwa, ng'omanyi w'okoma. Akubirizza abazadde okusomesa omwana omulenzi
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_
Olukiiko lwa Mut. V Buddo lulayidde
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_
Omwami w'omuluka Mut. V Buddo n'omumyuka we batuuziddwa era nebalayira
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_
Omumyuka wa Sebwana asooka atuuse mu muluka gwa Mut. V Buddo okukola omukolo gw'okutuuza ow'omuluka Musiige Moses n'omumyuka Ssenyonga Joachim
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_
Mu kwogera kwe, Omumyuka wa Sebwana asooka atumye ow'omuluka Kikajjo afunire omuluka ekitaawuluzi era ng'eno y'egenda okuba embuga ye. Amukubirizza okukola ennyo, okukuuma Namulondo, okukunga, okukola Bulungibwansi, n'okuwagira enteekateeka z'obwakabaka ez'enjawulo ng'Oluwalo
OBUWANGWA KYE KI?
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_
Ow'omuluka wa Mut. 1 Kikajjo amaze okutuuzibwa n'okulayira
#BusirokuntikkoBugandakuntikko
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_
Omumyuka wa Sebwana asooka (Oweek. Aloysius Kyeyune Ssemmanda) atuuse mu muluka gwe Kikajjo mu ggombolola Sabagabo Nsangi okukola omukolo gw'okutuuza ow'omuluka (Ndugga Jackson Kigongo)
Akulira eggombolola lya Mumyuka Wakiso (Mw. Archilles Mukiibi) yakiikiridde Sebwana mu kutuuza abaami b'omuluka Ssaabagabo B Kyampisi ogusangibwa mu ggombolola lya Mut. 111 Namayumba
#BusirokuntikkoBugandakuntikko
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_
Kkanso y'essaza esembye mu mwaka etudde leero. Mubaddemu omugenyi ow'enjawulo (Mukwaya Lawrence)ng'ono Kamisona mu Bwakabaka era y'alera essaza lya Buluuli. Atulungamizza mu nsonga ez'enjawulo naddala mu ntambuza y'emirimu.
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_
Nga 3/12/2023, Minista w'Amawulire Oweek. Israel Kazibwe Kitooke yeetaba ku Cultural day ya Little School house esangibwa mu butongole bwe Ssenge mu muluka Naluvule mu Ggombolola Mumyuka Wakiso ng'omugenyi omukulu. Yasaba abazadde baagazise abaana obuwangwa bwabwe
3
112
Sebwana n'Omulezi boolekede Busi okutuuza omwami ow'omuluka Mutuba l
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_
5
111
Omumyuka wa Ssabagabo Nsangi y'akwasa Musaale Nabbingo akasanduuko k'obupiira bukalimpitawa era nabakuutira okulwanyisa mukenenya. Bino byakolebwa wakati w'olusiisira lw'ebyobulamu olwawagirwa Nyange medical services n'ekitongole ky'eby'obulamu Ssabagabo Nsangi nga 1/12/2023
2
96
Nga 1/12/2023, Sebwana yakulemberamu abavubuka okuva mu Busiro ne boolekera Bulemeezi ku mukolo gw'olunaku lwabavubuka mu Buganda. Mu bamu ku beetaba ku bikujjuko bino mwalimu Abaseesa Nsereko Ibrahim ne Namata Victoria
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_
Olukiiko olufuzi olw'eggombolola Ssabaddu Katabi lutudde olunaku olw'aleero.
#BusirokuntikkoBugandakuntikko
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_
Sebwana atuuziza Omwami w'omuluka gwa Mutuba V Buloba-Ssebaggala Charles Lule n'omumyuka we Ssalongo Kyambadde James wamu n'olukiiko lwabwe
#BusirokuntikkoBugandakuntikko
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_
3
78
Ssebwana asiimye obuyiiya bw'omutaka Vvule James Sserunjogi ng'akola n'okugoba ebbula ly'emirimo mu kitundu n'ensi yonna okutwaliza awamu. Omutaka awadde Sebwana Amantambuntambu ga nsawo mwanateeka ebiteeso by'anatwalanga mu lukiiko lwa Buganda era omuti gusimbiddwa ng'ekijjukizo
1
1
58
Ssebwana alambudde ekkolero ly'omutaka Vvule James Sserunjogi elisangibwa mu muluka Mut. V Buloba mu ggombolola lya Mumyuka Wakiso
@BugandaOfficial
@JosephKawuki_




















































