Your gut and brain are always talking Coach Wako Purity explains the gut-brain connection and why caring for your gut can support your mood, focus, stress, and sleep. Add fresh dairy probiotic yogurt to your everyday routine. #FreshDairyProbioticYoghurt
Tetulina nteeseganye zonna zetulimu ku nsonga za Dr. Besigye- Harold Kaija.
#CBSFmUpdates
Ssentebe wa district y'e Mpigi Peter Kawuki akunze bannankobazambogo okugula emigabo mu Essuubiryo Zambogo SACCO bagaziye ku nfuna yaabwe.
Nga 7 November Essuubiryo Zambogo Sacco lwe yateekawo olw'okugula emigabo mu kikungo eri buli ayagala okusiga ensimbi ne zikola amagoba.
#cbs
CBSFMUG retweeted
Gomba - Fenna Wankulukuku
Kyaggwe - Fenna Wankulukuku
Abantu ba Buganda Fenna - Wankulukuku.
31/10/2026.
Mujje tulabe ani Nnantameggwa w’akapiira omwaka guno.
Banna Gomba kano kammwe, @flaviakubula munna Gomba munnammwe alina kyabaganba.
#MasazaCup2026
Kati ensonga z’okuggya ssente ku Account yo eya @CentenaryBank ziggwera awo ku muliraano ewa CenteAgent.
#CenteCares
Youthful & confident
The moment is yours. Own it. Just don’t forget to Guard Yo Game. 😉🛡️
Stay protected. Stay confident. Stay ready.
#GuardYoGame
"MUNANGE, DIAL, PAY AND GET COVERED! As heard on CBS FM with Abbey Mukiibi, you can now get your TAMINI Motor Third Party digital sticker conveniently using your phone. Dial: MTN: *1*6*5*4*5*5# Airtel: *1*8*5*7*6*1# After payment, visit tamini-insurance.co.ug
Omulamuzi wa Kkooti e Masaka Benard Namanya enywezezza obuwanguzi bwa Hon Juustine Nameere ng’omubaka wa Parliament omukyala omulonde ow’ekibuga Masaka
Agobye omusango gwa munna NUP Rose Nalubowa nti alemereddwa okumumatiza nti mu kuddamu okubala obululu mwalimu okukyusa alizaati
Omumyuka asooka owa Katikkiro Owek. Prof Twaha Kigongo Kaawaase, era munna Gomba akoowodde abantu ba Kabaka okujja mu bungi e Wankulukuku nga 31 omwezi guno beerabireko nga Gomba emegga Kyaggwe
Owek Kaawaase attedewo emitwalo 10 ku buli ggoolo ne mitwalo 50 singa Gomba ewangula
Omuliro gukutte Ivory hotel e Nansana cbsfm.ug/news/omuliro-gukutt…
KIRANGO: Kyusa enfumbayo ng'okozesa ebintu bya Nile Agro okuli butto n'engaano nga bikoleddwa ku mutindo. 0772222759 / 0706474727 #ModernCookingOil #HealthyCooking #BetterMeals #nileagroindustries
Twegatteko tuyozeeyoze muweereza munnaffe Kyazze Bashir aweerereza mu Buganda Land Board olw'okutuuka ku lunaku lw'amazaalibwa ge.
Happy birthday ssebo!
#happybirthday


















