97.3 FM KAMPALA | 92.1 FM MUBENDE |News | Music & Sports | Ebyaffe STUDIO +256787427338 SMS +256708827007

Kampala, Central Region, Ugand
Joined November 2010
Omubaka akiikirira Abakadde mu Palamneti ow'Ebuvanjuba Munnakibiina ki @NRMOnline @OfwonoOpondo: “Tteeka ppya erya NRM okusendasenda omuntu okugenda ku Poliisi oluvannyuma Military nemukwata." Okwogera bino yabadde yebuuza ku nsonga y'omulwanirize w'eddembe Praise
1
3
258
Video credit: Parliament Watch
1
36
@AloikinOpoloje agamba nti abantu abagamba nti bava ku CMI bamutwala nebamukubira mu motoka. Opondo yasabye Palamenti ewalirize Minisita w'Ebyokwerinda, Attorney General ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'omunda mu Ggwanga okuvaayo bannyonyole Eggwanga. #ffemmwemmweffe
26
Aisha Ssanyu lya Museveni;"Ekirala ekinyiizizza be bantu abefuula nti Uganda yaabwe bagisuubula nebatandika n'okuggyako banaabwe security, kyokka nga bagiwa @HEBobiwine nebamuwa ne armoured car etayitamu masasi. Abantu bano tubakoledde gemazima naye olwokuba omukazi yagambye nti
1
6
422
byanaffe ngebyaffe byagenda? Ku myaka 64 nga Baminisita bakaabira ku TikTok. ....Ffe bwetuba twasalawo kulonda Pulelzidenti Museveni bino sibyansikirano era gwetujja okukomako, sijja kukuba ngalo za mwana n'abazzukulu.."
1
1
1
28
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya @UNDAuthority kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu n'okutunda eddagala erikozesebwa mu kulongoosa abantu wamu n'okukola ku biwundu nga baliguza amalwaliro wamu ne Pharmacy ezenjawulo mu
1
1
575
abajingirira eddagala naddala erikozesebwa mu kulongoosa abantu nti buno bubeera buttemu bwennyini kuba eddagala lino lyadiviirako endwadde obwobulabe eri abantu. Ono era ategeezezza nti waliwo abantu abakukusa ebikozesebwa mu byobulamu nga babifuna okuva mu Ggwanga lya Kenya
1
1
20
Abato nga batambula nga Abaganda! Wegezeemu olabe oba nga naawe osobola! Akaana tekakusinga mwattu! Engule ginnyumirwe wano; youtu.be/GzYLw3Z9WU0?si=Gdal… #ffemmwemmweffe #engule @collinmutts @nvulescribe
1
343
Abakozi b'ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya @KCCAUG 2 bisindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira lwakwegabula akekinyi akenkanu okuva muyizi wa Yunuvaasite ali mu mwaka gwe ogusooka nga 23 September 2026. Kigambibwa nti Mukisa Julius ne Osena Ismail omutuube
1
4
390
gwakekinyi gwabatemba bwebakwata omuyizi ono nga bamulanga okulinnya mu muddo nebamulagira okuwa engasu ya mitwalo 10 oba okukirira emugga akimeyo ebiddomola by'amazzi 50 ebyamulema. Bano basala agenkolwa nebamwolekeza ABC2 Guest House nebemala ekimiirimiiri, nti wabula basooka
1
81
kumukuba bifaananyi byobuseego nebamutiisatiisa okubisaasaanya ku mikutu emigattabantu singa teyabakiriza kukuba kinakanaka. Bya Christina Nabatanzi #ffemmwemmweffe @nvulescribe @KamaliJames4 @collinmutts
1
71
Ssentamu Ssewandagi agamba nti ebizibu byonna Rtd Col. Dr. @kizzabesigye1 ne @EriasLukwago_ kanaluzaala ava ku @NUP_Ug era singa bafa yevunaanyizibwa. Agamba nti Ababaka bannakibiina ki NUP nti ba PLU! Mufune mu bujjuvu wano: youtu.be/ZGvsHfr0-VM?si=GPAR… #ffemmwemmweffe
37
3
4
12
4,682
Engule 2026 ennyuma luno! Omulondo kye ki? Ginnyumirwe wano: youtu.be/Q0rCA95abXU?si=7XRt… #ffemmwemmweffe
1
3
412
Kitalo! Omuyimbi wa Afrigo Band Moses Matovu afudde. Hon. Rechael Magoola akakasizza kino. Kigambibwa nti Matovu yalumbiddwa ba Kifeesi nebamukuba ku mutwe navaamu omusaayi mungi mu kiro ekikeesezza olwaleero, naddusibwa mu Ddwaliro e Kibuli okufuna obujanjabi. #ffemmwemmweffe
3
1
22
572